English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
My friend threatened to quit if she doesn't get promoted. | Mukwano gwange yatiisizzatiisizza okugenda singa takuzibwa. |
He bribed the village leader to allow him cut down the trees. | Yawa omukulembeze w'ekyalo enguzi okusobola okumukkiriza okusala emiti. |
affability | obulungi. |
Will you accept defeat when you lose in the elections? | Tujja kukkiriza bwe tunaawangulwa mu kulonda kuno. |
generate | okuzaala. |
underdone | okukona. |
The exercise ferl victim to thieves and livestock. | Enteekateeka yalemesebwa ababbi n'ebisolo. |
Due to the pandemic outbreak social gathering of more than thirty people is prohibited. | Olw'okubalukawo kw'ekirwadde bbunansi, enkungaana z'abantu abasukka mu makumi asatu tezikkirizibwa. |
The government of Uganda through the Ministry of Finance and Public Service are planning on giving teachers a raise on their salaries hope this will make them happy. | Gavumenti ya Uganda ng'eyita mu Minisitule y'ebyensimbi n'embeera z'abantu eteekateeka okwongeza abasomesa omusaala nsuubira kino kijja kubasanyusa. |
sprain | okuwogoka. |
pig | embizzi. |
allegation | omusango |
gonorrhoea | enjoka ensajja |
School children are commonly kidnapped on their way back home from school. | Abaana b'essomero basinga kuwambibwa ku makubo nga badda ewaka okuva ku ssomero.. |
ask | okugamba |
How is your internet service provider? | Ani akuweereza mu by'omutimbagano? |
The family wants the man to be prosecuted. | Famire eyagala omusajja avunaanibwe mu mbuga z'amateeka. |
clench (fist) | okufunya; (teeth) okuluma emba |
There is also an Ebola outbreak in countries neighbouring Uganda. | Waliwo n'okubalukawo kwa Ebola mu mawanga agaliraanye Uganda. |
It is pointless to argue and fight about politics. | Tekirina makulu kuyomba n'okulwana olw'ebyobufuzi. |
Facilities are being constructed to support oil production. | Ebintu bizimbibwa okuyambako mu kusima kw'amafuta. |
collect | essaala. |
Sports betting is not for those below the age of eighteen. | Zzaala w'emizannyo si w'abo abali wansi w'emyaka ekkumi n'etaano. |
Passing the budget needs a lot of time. | Okuyisa embaririra kyetaagisa obudde bungi. |
It life rerieving to forgive those that wronged us. | Kyanguya obulamu bw'osanyiwa abo abaakusobya. |
Signed partnerships between countries are good for regional development . | Emikago wakati w'amawanga mirungi mu kukulaakulanya ebitundu. |
Why do most projects fail at the district level? | Lwaki puloojekiti ezisinga obungi ziremererwa ku ddaala lya disitulikiti? |
restless | okwese guunya |
borrow | okwewola |
The order of opening of a police post has to come from the police headquarters. | Ekiragiro ky'okuggulawo poliisi mu kitundu kirina kuva ku kitebe kya poliisi ekikulu. |
select | okulonda; (things selected) ebironde. |
blow | okuzikiza |
honey | okuwakula enjuki. |
ready | okw etegeka |
home | eka |
travellers need to use an alternative route. | Abatambuze beetaaga okukozesa ekkubo eddaala. |
Youth-led projects have helped the Ministry of Health in teaching hygiene in schools. | Pulojekiti ezikulemberwa abavubuka ziyambye minisitule y'ebyobulamu okusomesa obuyonjo mu masomero. |
Learning resources have started being delivered freely door to door and online. | Ebyeyambisibwa mu kusoma bitandise okugabibwa luggi ku luggi ne ku mutimbagano. |
anxious | okukulungutana; vide okutyemuka. |
tick off | okutonnyeza; (upbraid) okunenya. |
Thugs attacked a security officer and stole his gun. | Agabbi gaalumba omukuumi ne gabba emmundu ye. |
They were arrested for making false accusations. | Baakwatibwa lwa kuwaayiriza. |
Leaders advocate for peace in the forthcoming elections. | Abakulembeze mulwanirire ddembe mu kulonda okujja. |
entice | okuseemya |
It is hard to meet people's expectations. | Kizibu okutuukirira ebisuubizo by'abantu. |
Every village has to meet the minimum standards. | Buli kyalo kirina okutuukana n'omutindo ogutandikirwako. |
Environmental destruction became a business to the local people. | Okwonoona obutonde bw'ensi gwafuuka mulimu eri abantu ba bulijjo. |
Some jobs require their employees to work on weekends. | Emirimu egimu gyeetaaga abakozi baagyo okukola ku wiikendi. |
Youths are strong and energetic. | Abavubuka bagumu era ba maanyi. |
Women are represented in the leadership positions in the Madi culture. | Abakyala bakiikirirwa mu bifo eby'obukulembeze mu buwangwa bw'Abamadi. |
What should be done to restore the environment? | ki ekirina okukolebwa okuzzaawo obutonde bw'ensi? |
This is his second term in office. | Kino kye kisanja kye ekyokubiri mu woofiisi. |
People must be educated about how dangerous Ebola is. | Abantu balina okusomesebwa ku ngeri obulwadde bwa Ebola gye buli obw'obulabe. |
still | naye; adv. |
It is better for school going children not to go to discos. | Kirungi abaana abasoma obutagenda mu biduula. |
bustle | okutawaana. |
weekly | a buli ssabbiiti. |
There are increasing cases of teenage pregnancies in the district. | Emisango gy'abaana okufuna embuto nga bakyali gyeyongedde ku disitulikiti. |
They have family conflicts to resolve. | Balina enkaayana mu famire ez'okugonjoola. |
throw | okuyiwa. t |
oedema | nnampwa. |
How is crude oil mined? | Amafuta gasimibwa gatya? |
gape (yawn) | okwayuuya; (in astonishment) okusamaalirira. |
pride | amalala |
Former Nebbi district chairman has been voted as Pakwach National Resistance Movement head. | Eyaliko ssentebe wa disitulikiti y'e Nebbi alondedwa ng'akulira National Resistance Movement mu Pakwach. |
It锟絪 a good practice to look for a job as you are still studying. | Kiba kikolwa kirungi okunoonya omulimu ng'okyasoma. |
They recruited more youth into the army. | Baayingizza abavubuka abalala mu magye. |
Dams help in power generation. | Amabibiro gayamba mu kukola amasannyalaze. |
aged | a nvi. |
What could be the factors hindering refugees from accessing services? | Nsonga ki eziyinza okuba nga zirobera abanoonyiboobubudamu okufuna empeereza. |
The suspect was release today. | Ateeberezebwa okuzza omusango yateeredwa leero. |
completeness | obutuufu. |
Of what benefit is a proper administrative structure? | Obukulembeze obulambike obulungi bulina muganyulo ki? |
repeatedly | emirundi mingi |
mere | sa |
Everything he does is for the good of him and his family. | Buli ky'akola akikola ku lwa bulungi bwe ne famire ye. |
It's a parents responsibility to follow up the child immunization records carefully. | Buvunaanyizibwa bwa muzadde okulondoola ebikwata ku kugeme kw'omwana n'obwegendereza. |
tiff | have a |
He delivered the president's message to the gathering. | Yatuusiza obubaka bwa pulezidenti eri abantu abakungaanye. |
The major goal of Wanderai irrigation scheme is to improve agriculture and commercial farming . | Ekigendererwa ekikulu ekya Wanderai irrigation scheme kwe kulongoosa ebyobulimi n'obulunzi n'okulimalunda okw'okufuna ensimbi. |
skewer | olusika |
The driver died in a car accident. | Omuvuzi yafiiridde mu kabenje k'emmotoka. |
sing | okuyimba; (of birds) okukaaba; (of ears) okuwaawaala. |
abate | okukkakkana |
Not everyone likes family planning. | Si buli omu nti ayagala enteekateeka y'ezzadde. |
thirst | e??a nzi. |
being | obuntu. |
The district committee plans to raise teacher's salaries next financial year. | Akakiiko ka disitulikiti kateekateeka okwongeza emisaala gy'abasomesa omwaka gw'ebyensimbi ogujja. |
Revenue can be accumulated from forest growing. | Ennyingiza esobola okweyongera okuva mu kulima ebibira. |
How much did you pledge on their wedding? | Weetemye mmeka ku mbaga yaabwe? |
reason | okuteesa |
Don't ever think that you have no purpose in life | Tolowoozanga nti tolina mugaso mu bulamu. |
tears | ebiyengeyenge. |
loin | ekikooyi |
fly | akaduli |
spark | ensasi |
There is not enough money to efficiently plan for the year. | Tewali ssente zimala kuteekateekera bulungi mwaka. |
The district chairman reshuffled the executive because of inefficiencies in service provision. | Ssentebe wa disitulikiti yakoze enkyukakyuka mu bakulembeze olw'obutaweereza bulungi. |
The chairman looks at ensuring proper sanitation to avoid disease outbreaks. | Ssentebe asinga kufa ku kukuuma buyonjo okwewala endwadde ezibalukawo. |
Bible competitions help teenagers to understand the word of God. | Okuvuganya mu bya Bbayibuli kiyamba abattiini okutegeera ekigambo kya Katonda. |